
Ab’obuyinza mu disitulikiti ye Lwengo balaze okutya olw’emisango gy’okusobya ku baana egyeyongedde.
Obubaka bwatikiddwa omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti Richard Mwanje Ntulumenaye abitegezezza bannamawulire ku ofiisi ye.
Ntulume agamba ekisinga okwenyamiza kwekuba nti absomesa ba pulayimila bebamu ku basinga okuzza emisango gino.
Ategezezza nti mu bbanga lya mwezi gumu poliisi efunye emisango gy’okusobya ku baana 12 nga 8 basomesa bebadda ku bayizi baabwe nebabasobyako.