Skip to content Skip to footer

Okutunda Uganda kutandise

Ekitongole ekikola ku by’obulambuzi mu ggwanga kitandise kawefube w’okutunda Uganda mu mawanga amalala.

Akulira ekitongole kino Edwin Muzahura agambye nti bafunye kkampuni ssatu okukola ogwakitunzi

Kino kizze nga Uganda eri mu kyangaala lwa nsonga zekuusa ku demokulasiya naddala olwa poliisi engeri gy’ekolamu emirimu.

Muzahura agambye nti ekigendererwa kya bakitunzi bano kusikiriza balambuzi mu ggwanga.

Akawumbi ka doola kamu n’ekitundu okuva mu banka y’ensi yonna keekassiddwa mu nteekateeka eno

Leave a comment

0.0/5