Skip to content Skip to footer

Okuwandiika abantu- Tusasulako omu

ID 2

Okuwandiisa abantu abagala okufuna endagamuntu kugenda mu maaso, gavumenti egamba nti yakusasula omuntu omu kw’abo abawandiisa.

Kino kigyidde mu kaseera ng’abawandiisa abantu ku byaalo ebitali bimu beemulugunya ku butasasulwa nga bangi tebafunanga ku musaala.

Amyuka omwogezi w’akakiiko akalondesa, Benjamin Katana,agamba nti ku buli kyaalo basasula omuntu omu ng’ono afuna emitwalo 30

Katana agamba nti buli omu akimanyi era nga tebannafuna kutataaganyizibwa kwonna.

Leave a comment

0.0/5