Agambibwa okubeera omubbi wa bodaboda akubiddwa emiggo egimuttiddewo wali e Kayanja Namataba mu distulikiti ye Mukono.
Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti omubbi ono omulambo gw’omusajja ono bakedde kugusanga mu kitundu.
Abatuuze bagamba nti omusajja ono kiteekwa okuba nga bamuttidde walala nebamusuula e Kanyanja
Omulambo gwe gutwaliddwa e Kawolo mu ddwaliro