Omukyala agambibwa okukakakibwa omukwano emirundi egiweza emitwalo 43,000 akulukusizza amaziga ng’anyuma emboozi ekaabizza abawulira.
Jacinto agamba nti yawambibwa abasajja enzaalwa ze Mexico nga buli lunaku abasajja 30 beebabadde bamukozesa okumala emyaka ena
Omukyala ono agambye nti babadde bamutndikako ku ssaawa nnya nebamuvaako ku mukaaga gwa kiro ate nga buli bw’akaaba nga bamwongera bwongezi.
Ono webamuwambira ngalina emyaka 12 nga kati awezezza 16 kyokka nga yakoowa ekiyitibwa omusajja.