
Poliisi ye Kawempe eriko omukyala gw’enunudde okuva mu kinnya kya fuuti 50
Sarah Namatovu ng’alina olubuto lwa myezi mwenda kigambibwa okuba nti okugwa mu kinnya abadde agenze kutyaaba nku
Bba nga batuuze be Wamala e Kawempe nga ye Joseph Kibinge ategeezezza nti yabadde talina ssente n’atasobola kulekawo za manda
Aduumira poliisi ye Kawempe Hashim Kasinga agambye nti Namatovu addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka