Skip to content Skip to footer

Omukwasi w’abaana

children

Abatuuze mu zone ye Katoogo mu bitundu bye Ggaba bavudde mu mbeera nebalirika omusajja gwebatebereza okusobya ku baana babwe emigobante.

Omusajja ono ategerekese nga Arafat Lubwama awonedde wanoto okutibwa era nga polisi okuva e Ggaba yemutasiza.

Ate okuva e Gaba okudda e Kansanga,abatuuze mu kitundu kye Kansanga A bakooye amazzi agakulukusa abantu

Bano bagamba nti amazzi gano agava e Katwe gakulukuta okutuuka ewaabwe nga buli nkuba lw’etonnya babaako gwebaziika

Kansala Dirisa Tebandeke wano w’asabidde KCCA okubakolera emyaala

Leave a comment

0.0/5