Skip to content Skip to footer

Omupoliisi Muhamad Kirumira ayimbiddwa.

Bya Kato joseph.

Eyali omuddumizi wa poliisi mu district ye Buyende Muhammad Kirumira kyadaaki awereddwa okweyimirirwa olwaleero.

ono okuteebwa Kidiridde Assistant commissioner wa poliisi Sam Omara okuvaayo okumweyimirira.

Kirumira gyebuvuddeko bamutekako obulippo, okuli okuleeta abamusinga amayinja okumweyimirira wamu nokweyanjula eri ekitongole kya police ekikwasisa empisa buli lunaku.

Kati ono bamulagidde okuddamu okweyanjula mu kooti nga 26.

Kirumira avunanibwa misango gya buli bwa nguzi ko nokutulugunya abasibe.

Leave a comment

0.0/5