Skip to content Skip to footer

Omusajja alumyeko mukyalawe omumwa

Omusajja alumyeko mukyala we omumwa bwamuteberezza nti yanyumizza akaboozi ne mulilwana.

Jamir Kasirye omutuuze we Kawempe mizigo  munana yalumye Zaina Kulabako oluvanyuma lwokusanga mulilwana munyumba mulukubba olukedde okutonya.

Kulabako atasobodde kwogera naffe wabula nga ebigambo abiwandiise ategezezza nga omwami we bwatasuzze wakka nga yamulesse mu kaliyooki wabula kyandiba nti ensonyi zafuddemu obusungu bwatyo namukuba okumulumako omumwa.

Ono alikudwaliro e Mulago gaygenda okutungibwa wabula nga awezze nga bwatagenda kudiira musajja ono.

Leave a comment

0.0/5