Bya Opio Sam Caleb
Omusamize owebyokoola ebibadde bitandise okulumya nokutigomya abatuuze asimbiddwa, mu kooti yekika era nebamuwa ekibonerezo kyakukubwa embooko 40.
Mu bibionerezo ebiralala ebimuwereddwa kuliko nokuwa engasi eya kimeeme wembuzi enzirugavu nekidomola kyomwenge bigere.
Kooti eno ebadde ekubirizibwa Charles Bituti ngera ye ssentebbe we kyalo, Buyuge zone e Kamli esazeewo nti bwatabikole agenda kugobwa ku kyualo.
Paul Banasugawa kigambibw nti ebyokoola bye bibadde bitandise okutembaganga abaana ku masomero nokutigomya abatuuze abalala.
Omuvunanwa naye kenyini akirizza okugula ebyokoola, ebyamutabuseeko.