Bya Ababuker Kirunda
Omusibe yetugidde mu kadukulu ka poliisi, nga bino bibadde mu district ye Buyende.
Omwogezi wa poliisi mu Busoga North, Michael Kasadha ategezeza ngomusibe ono bwabadde aggaliddwa ku poliisi ye Namusita.
Ono amannya gebatayogedde agambye nti yakozesezza saati ye, okwejja mu bulamu.
Poliisi egamba nti okunonyereza kugenda mu maaso.