Skip to content Skip to footer

Omusirkale akubye omuntu amasasi neyekanga nafa

Bya Joseph OMollo

Atwala apoliisi ye Molo mu gombolola ye Molo mu district ye Tororo anogose nagwa nafa, oluvanyuma lwokukuba omuntu mu baala.

Afande Siraj Tibata afiridde mu nisis, mu kinywero ekimu ekisangibwa mu Kabuga ke Magotes ku luguudo oluva e Tororo okudda e Mbale.

Wabula okusinziira ku yerabiddeko gweyakubye Dominic Omaset, teyafudde nga funye bisago nga kigambibwa nti nagamu ku masasai gawabye negatamukwata.

Omuddumizi wa poliisi mu District ye Tororo John Rutagira Musimenta akaksizza bino, ngagambye nti okunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5