Skip to content Skip to footer

Omusumba akwatirira abagoberezi

Poliisi mu disitulikiti ye Gulu eriko omusumba w’abalokole gw’ekutte lwamusango gwabuliisa maanyi.

Paasita Ronny Odur bangi gwebamanyi nga Gumkom ow’ekanisa ya  Holy power church y’akwatiddwa ku bigambibwa nti aliko abakyala 4 beyatabalizaako engabo ye mu buwaze nga era babadde basabira mu kanisa ye.

Odur okukwatibwa kyaddiridde ssentebe wa disitulikiti ye Gulu  Martin Ojara Mapenduzi kwetaba mu lukiiko olwayitiddwa ekibiina ekigatta abasumba mu kitundu kino nebamulogyera eneyisa ya Musumba munaabwe.

Omu ku bakyala gwebamalirako ejjakirizi y’ategezezza nga paasita ono bweyamusuubiza okumuwonya obugumba wabula ate namumalirako ekimiirimiiri.

Leave a comment

0.0/5