Bya Abubaker Kirunda
Poliisi mu district ye Butalejja eriko omuvubuka owemyaka 18 gwekutte, ngono kigambibwa nti bamusanze asinda omukwano nembuzi.
Omukwate mutuuze ku kyalo Busolwe mu town council ye Busolwe nga bamusanze ku mbuzi ya muliraanwa Siraje Nanjala.
Dickson Newumbe omu ku bakulu ku akakiiko ke kyalo, agamba nti bamusanze lubona nembuzi eno.
Kati abatuuze bebamuwaddey eri poliisi.