Skip to content Skip to footer

E katakwi Omuserikale asse abantu basatu naye neyetta.

Bya samuel Ssebuliba.

Agenaku agava e Katakwi galaga nga bwewaliwo omuserikale avudde mu mbeera okukakana nga akubye banne babiri amasasi agasse, nga kwogase ne muganzi , naye bwamaze neyetta

Omuserikale ekoze kino ye  omara Alfred Otto   akolera ku police ye Kapujana  mu gombolola ye Kapujana , nga ono yazze kubanne okuli Corporal Nandutu Lilian  ne police constable Erimu Julius  nabatta, takomye okwo nakuba ne muganzi Anyait  Ester omulambo n’agusuula mu Nyanja bwamaze naye neyetta

Ababadewo bagamba nti ono yafunye obutakaanya ne muganzi, kale  abaserika banne bwebazze okutaasa bonna n’abakuba n’abatta.

Ayogerera police eya Kyoga East  Micheal odong akakasiza ebibadewo.

 

Leave a comment

0.0/5