Skip to content Skip to footer

Omuyimbi Bibuuza tennaba kutereera

Taxi drivers strike

Aba famire yomuyimbi Madina Kansiime amanyiddwa nga Bibuuza basabye abasawo okuleka  omulwadde waabwe agira abeera mu ddwaliro okutuusa ng’ateredde bulungi.

Kino kiddiridde embeera ye okweyongera okutabuka ate nga yabadde asibuddwa olunaku lwajjo kyokka kai embeera gy’alimu eraga nti akyali bubi.

Madina yatusobodde okwogerako naye wabula nga agamba yetamidwa.

Okusinzira ku bbaluwa z’abasawo Bibuuza atawanyizibwa puleesa wamu n’akasaayi akali ku bwongo wadde nga sikakulongosebwa alina okumala ebbanga ng’amira eddagala.

Ono ajjanjabibwa mu kasenge ak’enjawulo ku ward ya 4b.

Leave a comment

0.0/5