Skip to content Skip to footer

Pioneer ekyaali bubi

pioneer easy bus

Ebizibu bya kkampuni ya baasi eya Pioneer easy bus tebiggwa.

Kati ab’ekisaawe kye Namboole beebagikubye mu mbuga z’amateeka lwabutasasula webasimba baasi zaawe.

KKampuni eno ebanjibwa obukadde 221 ezizze zeetuuma

Abe Namboole abakikiriddwa kkampuni ya Egou, Engewau Advocates egamba nti mu mwaka gwa 2012, bategeragana ne pioneer okusasula obukadde 4 buli mwezi kyokka nga basasulako omwezi gumu.

Leave a comment

0.0/5