Skip to content Skip to footer

Poliisi ekuba ku nyama

ssenkumbi

Poliisi etandise okussa mu nkola eky’okutta b’ekwatira mu bubbi

Abasajja babiri, ababadde babba amafuta okuva mu geneleeta z’emirongooti gya MTN bakubiddwa amasasi.

Peter Nkondwe ne Julius Nkutu babasanze lubona nga babba amafuta enkya ya leero.

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Ibin Ssenkumbi agamba nti ababiri bano baddusiddwa mu ddwaliro e Mulago ng’okunonyereza bwe kugenda mu maaso.

Mu ngeri yeemu, poliisi eri ku muyiggo gw’abantu abatannategerekeka abasse omukuumi

Joram Kanamugira eyabadde akuuma galagi baatuze mutuge

 

Leave a comment

0.0/5