Bya Damalie Mukahye
Omumyuka wa ssenkulu ku ttendekero lye Makerere Prof Barnabas Nawangwe agobye ku mulimu, ssntebbe wekibiina ekigatta absomesa Prof. Deus Kamunyu.
Mu bbaluwa gyeyawandiise nga 17th, Nawangwe yategezeza ngoo bwebazze bamuwa okulabula nayenga balina abafuyinra ndiga omulele.
Ono emisdango gye gyekuusa ku kukozesa obubi yintaneti oba computer misuse.
Nawangwe agamba nti Kamunyu azenga akuma mu basomesa omliro okwekalakaasa, nokunyomoola obukulembeze bwa Univasite.
Kati Kamunyu baamulagidde akole alipoota ye, ewumbawumba emirmu yetegeke nokuwaayo wofiisi mu bwangu.