Bya samuel Ssebuliba.
Mu Vietnam omukulembeze waayo Tran Dai Quang afuudde nga ono abade aweze emyaka 61 oluvanyuma lw’okumala akadde nga mulwadde.
Quang ono yafuuka president mu mwaka April 2016, wabula nga mukusooka yaliko minisita akola ku byokwerinda.
Ono ajukirwa nga atabade nakisa ku bantu abagezaako okulwaniririra edembe lyabwe ely’obuntu.