
Amyuka omukulembeze w’eggwanga lya Kenya William Ruto asekeredde abavuganya abeekolamu omukago okusigukulula pulezidenti Museveni
Ono agambye nti kyamwewunyisizza okulaba ng’abavuganya bwebalemereddwa okukkaanya baagenze gw’oyo gwebawangula Raila Odinga kale nga tasobola kubawa magezi ga kuwangula
Ng’ayogerera ku mikolo gy’amefuga g’eggwanga, Ruto agambye nti ebyobufuzi ebirungi tebirina kutambulira ku mawanga n’abantu abantu bonna okukulembeza ensonga sso ssi ntalo.