
Dr Kiiza Besigye asabye omuntu yenna alina obujulizi nti yagamba nti tajja kuddamu kwesimbawo okubuleeta.
Ono agamba nti azze akinogaanya nti ssiwakwesimbawo ng’enongosereza mu mateeka tezinnayita kyokka ng’atandise okufuna essuubi kubanga zino ziri kati mu palamenti
Guno gujja kuba gwakuna nga Besigye yesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga ssinga awangula Gen Mugisha Muntu okukwata Bendera ya FDC