Skip to content Skip to footer

Spiika Kadaga akuutiddwa ku Babaka abaagobwa

rebel MPS

Spiika wa Palamenti omukyala Rebecca Kadaga asabiddwa okwekenneenya ennyo ensonga y’ababaka abana abagobwa mu palamenti.

Kino kiddiridde kkooti okugoba ababaka mu palamenti ng’omusango guno bwegugenda mu maaso n’okukolebwaako.

Munnamateeka w’ababaka bano, Medard Lubega Ssegona agamba nti ababaka bano balina okusigala nga bateesa oluvanyuma lw’okujulira mu musango guno.

Ababaka abagobwa kuliko, Mohammed Nsreko, Theodre Ssekikubo, Barnabas Tinkasimire, ne Wilfred Niwagaba

 

Leave a comment

0.0/5