Skip to content Skip to footer

Ssemaka akutte omwana

File Photo: Police nga ekola ogwayo
File Photo: Police nga ekola ogwayo

Poliisi e Mukono ekutte omusajja wa myaka 52 akkakkanye ku myaka 10 n’amutunuza mu mbuga ya sitaani.

Ssalongo Geoffrey Namugera nga wa bakyala babiri akwatiddwa oluvanyuma lwa maaa w’abaana okwemulugunya

Omukyala ono agambye nti yalabye muwala we ng’atambula agaziwa kwekumukazakaaza n’amubuulira ebyamutuseeko.

Atwala poliisi ye Mukono  Henry Ayebareagambye nti omusajja ono bamukutte era okunonyereza kutandise

Leave a comment

0.0/5