Skip to content Skip to footer

Temunenengana

Nambooze tough

Gavumenti ya ssabasajja kabaka esabye ababaka mu kabondo ka Buganda okukoma okunenengana

Kino kiddiridde akulira akabondo kano Godfrey Kiwanda n’omumyuka we Betty Nambooze okusika omuguwa ku ndagaano eyatuukibwaako Buganda ne Gavumenti ya wakati

Omwogezi wa Buganda, owek. Denis Walusimbi agamba nti ababiri bano basaanye kwongera kutegeera ndagaano mu kifo ky’okulwaana

Walusimbi agamba nti ababiri bano bakolerera Buganda era nga balina okukola ng’eky’okulabirako

Leave a comment

0.0/5