
Omukulembeze w’eggwanga lya Gambia aweze omuze gw’okukomola abakyala mu mbugo.
Abakyala abasukka mu kimu kya kubiri naddala abayisiraamu baali bakomolwa dda mu mbugo nga na bangi boolekedde akaso
Ekikolwa kino kiruma nnyo era nga kivuddeko abakyala bangi okufuna siriimu, tetanus n’obulwadde bwa Hepatitis B ne C