Ekitongole ky’emisolo ekya Uganda Revenue Authority kigadde Top Radio ne Top TV lwabutasasula misolo.
Bano bagaddwa oluvanyuma lw’okulemererwa okusasula ensimbi obukadde 200.
Akulira okukunganya amabanja mu kitongole kino Abdul Salam Waiswa agambye nti bamaze ebbanga ng’alabula abakulira TV ne leediyo okusasula emisolo gino naye nga butereere.
Bano bwebatasasula baakukubibwa mu mbuga z’amateeka era balangirirwe mu balunkupe