
E Budaka Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba FDCababadde balaba firimu y’ebyafayo bya Besigye ku luguudo.
Akavuvungano kano kabadde mu katale akakulu e Budaka.
Poliisi eganye okubaako nekyeyogera wabula nga y’asoose kutegeeza nga bano bwebabadde baleeta akavuyo ku luguudo nebabalagira okulwamuka neberema kwekubakubamu tiyagaasi.
Twogeddeko n’abamu ku banusizza tiyagaasi ono
Budaka Lug
biino wekijidde nga Besigye asuubirwa mu kitundu kino okukubayo kampeyini nga era asuubirwa okutalaaga Mugiti,Kameluka,Nakisenyi and Budaka district oluvanyuma ayolekere disitulikiti ye Namutumba