Skip to content Skip to footer

Tuli betegefu okulwanyisa enguzi-Mbabazi

Mbabazi

Ssabaminister w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi ekinoganyiza nga gavumenti  bw’ekyalina embavu wamu n’ekigendererwa okulwanyisa enguzi.

Wabula Mbabazi agambye nti ebitongole birwanyisa enguzi omuli ekya Kalisoliso wa government,bisaana okwongeramu amaanyi.

Mbabazi era asabye abantu babulijjo nabo okwetanira okulwanyisa obukenuzi, olwo egwanga lisobole okuterera.

Ono okwogera bino abadde atongoze weeki eyokulwanyisa obukenuzi.

Leave a comment

0.0/5