Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Mukomye entalo-Katikkiro

Katikiro wa Buganda  Charles Peter Mayiga asabye endoolito zebyobufuzi  mu kitongole kya KCCA . Bwabadde asisisnkanye ba meeya bazidivision za kampala nebakansala abakiika ku lukiiko lwa KCCA , Mayiga ategeezezza nga entalo ezitagwa mpaawo gyezitwaala kibuga okujako okutataganya empeereza eri banakampala. Mayiga asuubizza okutegeka olukungaana lwabonna bekikwatako mu KCCA okulaba nga entalo zino zokoma. Ye Lord mayor wa…

Read More

Amukubye lwabutagyaamu lubuto

Omusawo w'ekinnansi agambibwa okukuba mukazi we katono amumize omusu ng'amulanga kugaana kugyamu lubuto , aliira ku nsiko. Poliisi nayo erumiriza nti tagenda kugumaza mbiro era baatandise dda okumuwenja obuseenene. Musa Othieno omutuuze ku kyalo Lugazi mu District y'e Buikwe yasakase mukaziwe Dorothy Batenga emiggo egyamututte ku kitanda mu ddwaliro e Kawolo. Okusinziira ku Batenga, bba gwalinamu abaana abasatu,…

Read More

Lunaku lwa butonde bwansi

Nga Uganda yegasse ku mawanga munsi yonna okukuza olunaku lwokukuuma obutonde bwnsi, gavt yakuno eweze nga bwegenda okulwanirira okubulwanirira ebutaase. Minister avunanyizibwa ku buttoned bwesni  Prof Ephraim Kamuntu ategeezeza nga ebbula lyemere bweryeyongedde olwokusanyawo obutonde bwensi. Kamuntu ategeezezza nga bwebuli obuvunanyizibwa bwabuli munauganda okukuuma obutonde bwensi sosi gavt yokka.

Read More

Eyatta ekkumi asibiddwa emyaka 90

Omujaasi w'eggye lya UPDF eyakuba mu bantu amasasi ne gattako 10, asibiddwa  emyaaka 90. Ku myaka 90 gino Private Patrick okot gyasibiddwa a 65 gyakutta  okutta abantu, okugezaako okutta abantu saako nokubbisa eryaanyi ,  emyaaka 25 gyakulemererwa okukuuma ebintu byamaje.   Sentebe wa kooti yamaje etude e bombo Brigadier Fred Tolit, bwabadde amuwa ekibonerezo kino ategeezezza nga okot…

Read More

Tiketi za Cranes

Tickets zomupiira gwa Uganda Cranes ne Liberia zakutandika okutundibwa olunaku lwenkya kumakya. Tickets zino zakutundibwa nusu 12,000 wamu ne 33,000. Tickets zino zakutundibwa kumasundiro gamafuta aga Shell,Total,Kobil,City Oil ne Gapco. Awalala kwekuli Hardware world e Ntinda,City shoppers e Mukono ne Basebuguzi and sons e Masaka. Okusinziira kumwogezi wa Fufa ,Rogers Mulindwa ategezezza nga tewali Tickets zigenda kutundibwa kukisaawe era…

Read More

Batubidde e Namugongo

Abantu abasoba mu 40  bakyakonkomalidde ku biggwa byabajulizi e namugongo Abasinga baalekeddwa emabega abakul;embeze baabwe nga nabamu tebalina sente za transport zibazza wabwe. Jane Francis Kasato,  omu ku baategese emikolo gyomwaka guno abaana abataano abaabadde babuze kyadaaki bazadde babwe baabanonye.. Police ekyeetolode ebigwa bye Namugongo okukakasa nti ebyokwerinda binywezebwa. sp  u:0>� �� /span>agamba  police yakizudde nga omuliro ogusinga bwegwakumwa…

Read More

Omuliro ku masomero

Amasomero agawerera dala  26 e  Masaka gegakumiddwako omuliro abantu abatanategeerekeka  mu myeezi 5 egiyise. Okusinziira ku alipoota ya police aasomero agasinze okukosebwa mulimu  St Gonzaga Senior Secondary School Kasambya nga lino lyaayokyebwa  emirundi 2 mu wiiki 2 mu mwezi gwokuna  , erya, African Child Primary School in Nyendo and St Mary Senior Secondary School Sanje in…

Read More

Ogwa babaka gwongezeddwaayo

Okuwulira okusaba kwekibiina kya NRM ababaka abana bebagoba mu palamenti baddeko ebbali nga kooti bweyetegereza ekyokubagoba mu palameti kwongezeddwayo paka nga 12 june. Ab'ekibiina kya NRM, bataddeyo okusaba mu kkooti etaputa ssemateeka nga baagala ekole ekiragiro ekigoba mu palamenti ababaka abaagobwa mu kibiina, okutuusa ng'omusango gwe baawaaba mu kkooti gumaze okuwulirwa. Omubaka w'e Kibuku mu palamenti ,…

Read More

Ttiya gaasi ku Arua Park

Police ekubye omukka ogubalagala mu bavuzi babiloole ababade batanudde okwekalakaasa ku Arua Park.   Kino kidiridde abagoba bano okulagirwa okwamuka park eno bagende bakolere mu park ya namayiba bus terinla bbo kyebawakanya. Police ekyarwanagana nabo nga beegatiddwako abasuubuzi abakolera okumpi wekifo kino olwo nerukoya.

Read More