Abayizi ku ttendekero lya Busoga College Mwiri beesuddemu kambayaaya nebeekalakaasa,
Abayizi bano bagamba nti bakooye mbeera embi wmebasomera era nga bagaala abakulembeze b'ettendkero lino bagobwe.
Abayizi bano bakedde bukeezi nebaggala essomero era nga baliko n'ensisinkano gyebabaddeu n'abakulembeze ba municipaali ye Jinja ne RDC.
Bbo abakulembeze b'essomero lino bali mu kafubo n'esuubi nti ebizibu bya bayizi byakukolebwaako
Abalongo banamansasana abaaletebwa mu dwaliro e Mulago bonna bafudde.
Omu yeyasoose okufa olunaku lwegulo mu biseera byolwegulo omulala nafa ekiro ku saawa nga biri.
Apio and Adong baazalibwa nga 4th of May this year at Ngora hospital oluvanyuma nebaleetebwa mu dwaliro e Mulago okusobola okulongoosebwa baawulwe.
Babadde tebasobola kulongosebwa nga tebanaweza kilo kumi nga webafiiridde babadde balina kilo…
ofiisi za monitor monitor okuli ofiisi za Dembe FM zizindiddwa.
aba poliisi beebulunguludde ekifo nga tebakkiriza afuluma yadde ayingira
tekinnategereke akiki kyebagaala
Abakungubazi mu gwanga lya Zimbabwe kibabuuseko munaabwe gwebabadde batadde mu sanduuko nga bamanyi afudde bwaazuukuse nebabuna emiwabo.
Brighton Dama Zanthe, 34,yaazuukidde mumakage e e gweru oluvanyuma lwokukakasibwa nti yabadde afudde.
Oluvanyuma lwokugwamu ekyekango ono adusiddwa mu dwaliro kwasidwa ku kyuuma kya oxygen ekimuyamba okussa.
Empaka z’okubaka ez’eggwanga zitandika ssabiiti eno n’enzannya ez’enjawulo.
Emipiira mukaaga gyegigenda okubeera mu kisaawe e Nakivubo.
Empaka zino ku luno zeetabiddwaamu abe Mbarara era nga buli omu b’ataddekoa maaso.
Ekibiina ekitwala omuzannyo gw’okubaka kigamba nti empaka zino mwebagenda okujja abazannyi abanakola tiimu egenda owketaa mu mpaka z’okubaka ku mutendera gwa Africa.
Omusajja abadde yakagula emmotoka ye kapyata agisanyizzaawo kulaga obusungu olw’abakozi mu kampuni en okumulengezza
Ono apangisizza bawonyondo abakonyekoonye omubiri gw’emmotoak eno negugwaawo nga kino akikoledde ku mukolo ogutegekeddwa kkampuni eno okwolesa emmotoak zaayo
Abantu abasoba mu 100 beebakungaanye okwwerabira ku musajja ono obwedda ali nebawanyondo nga basanyawo emmotoka eno
Bino bibadde mu ggwanga lya China ng’eno nno yyo…
Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti omuntu yenna bw’awummula ku mulimu alian engeri gy’akosebw aku bwongo.
Kino kiva ku birowoozo ebyesomba nga byekuusa ku muntu engeri gy’aba agenda owkeyimirizaawo nga talina mulimu.
Ate abalala nebwebaba balian eky’okukola bababalowooza nnyo ku ngeri y’okuzibikira aawabadde wava omusaala
Ng’gyeeko ebibiri ate bbo abalala baba balowooza ku ngeri gyebagenda okukozesaamu pension waabwe obutadda mabega
Abanonyerezza…
Bannamawulire abasatu abayitiddwa olw’okuwandiika ku bbaluw aeno olwaleero ate bafunye akapya.
Bakitegeddeko nti poliisi emaze okufuna ekiragiro kya kooti ekibalagira okuwaayo ebbaluwa ya Tinyefuza gyeyawandiika ku mpaka
Ebbaluwa eyogerwaako gen Sejus amweyassa ebigambo ebilinga omususa ku kawefube w’okuzza Muhoozi kainerugaba mu bigere bya kitaawe era ng’abakiwakanya baliira ku nsiko
Bannamawulire Don Wanyama, Richard Wanambwa ne Risdel kasaasira bwebazze…
Gavumenti yakutandika okusala ensimbi ku masimu agakubwa, omwenge ogugulwa ne sigala .
Ensimbi zino ezinasaslibw azakuddizibwa mu nsawo y’okulwanyisa obulwadde bw amukenenya
Ssentebe w’akakiiko akalwnayis aobulwadde bw amukenenya, Kiwummulo apuuli agamba nti kino kigendereddwaamu kulaba nti ensimbi ezikozesebwa mu kulwnayis amukenenya zeeyongera
Bino byonna bikolebw ang’eggwanga lyetegekera olunaku lw’okujjukirirako abantu abazze bafa obulwadde bw amukenenya olugenda okbaaow olunaku…
Ebbula ly’amazzi lyongedde okutabuka mu district ye Kasese
Omubaka omukyala ow’ekitundu kino agamba nti emidumu gyonna gyagenda n’amazzi ate ng’emipya egissiddwaawo nagyo gyabbiddwa bakyala kimpadde.
Mu kadde kano abantu banywa mazzi ga mugga amajama era ng’okutya kuli nti abantu bandifuna endwadde eziva ku bujama nga Cholera.
Kiiza Bino abyogedde bw’abadde akwasibwa obuyambi okuva eri abawagizi b’ekibiina kya FDC…