Omusajja eyagobwa mu Saudi Arabia olw’okubeera omulungi ennyo, ebizibu bye bifuuse mabeere ga mbwa.
Omusajja ono agobeddwa ne ku mutimbagano gwa facebook.
Olmra Borkan Al Gala buli bw’ogenda ku mutimbagano guno otegeezebwa nti takyaliwo.
Omusajja ono nabantu ababadde bamukwana omuli abasajja nn’abakazi babadde bayitiridde ng’aleese jaamu ku line.
Abadde n’emikwaano ekikunukkiriza mu mitwalo kinaana.
Aba kampala capital city authority bakussa ebitaala ku nkulungo zonna enkulu
Ebitaala ebisinga tebikola ekireeta omugotteko gw’ebidduka
Owmogezi wa KCCa Peter Kawuju agamba bakusookera wandegeya ne Jinja loodi
Omukyala eyafiirwa bba eyakubwa omuti mu kibuga n’afa addukidde mu kooti
Goeffrey Mutimba eyali mu mmotoka ng’avuga omuti gwava wagglu negumukuba era okukkakkana nga gumusse.
Florence Namiiro nga namwadu wa baana babiri agamba nti ayagala kumuliyirira .
Omuukyala ono agamba nti ssinga KCCA teyalekelra ilimu gyaabwe owkekebejja emiti gyaayo, bba teyandifudde
Kooti etaputa ssemateeka eyimirizza eby’okuwozesa naggagga Hassan Basajja balaba
Kidiridde Basajja okuddukira mu kooti eno ngawakanya eby’okumuwozesa mu kooti ekola ku gy’obukenuzi.
Basajja agamba nti tewali nsonga lwaki ate aggulwaako emisango gyegimu ate egyagobwa mu kooti ya Buganda road.
Emisango egivumuvunaanibwa gya kwepena misolo n’okujingirira ekiwandiiko kya kooti.
Abalamuzi abasatu abakulembeddwaamu Steven Kavuma, Augustine Nshiimye ne Remmy Kasule bagambye…
Bannayuganda abakkakkalabiza egyaabwe mu ggwanga lya South Sudan basabiddwa okukuuma obukkakamu.
Bano batiisizzatiisiza nga bwebagenda owkekalakaasa mu ngeri y’okuwaknya eky’okuttibwa kwa bannaabwe 2.
Abasuubuzi bano bagamba nti nabob agenda kukyuukira abadinka ababatulugunya .
Ssenkaggale wa poliisi Maj Gen Kale Kaihur wabula agaba nti baliko enteseganya zebalimu n’;aba sudan nga basuubira okubaamu nekyebaziggyamu.
Kaihura era agamba nti batadde abasilikale baabwe…
Abadde omutendesi wa Everton , David moyes azze mu bigere bya Alex Ferguson.
Ono wkautendeka Man United okumala emyaka mukaaga
Bino biddiridde Ferguson okulangirira nga bw'agenda okunyuka okutendeka Man united.
Ferguson 71 awangulidde lub eno ebikopo 38 nga mwotwalidde nekikopo kya premier ekyomwaka guno okuva bweyasikira Ron Atkinson nga 6 November 1986, .
Mu bikopo byawangudde mulimu ebya premier…
Embwa ya police enkonzi yolusu mu kibuga oldham mu gwanga lya bungereza evudde ku gwajitutte nerya akamese kaawaka akalundibwa, bwebabadde baaza amaka agamu.
Police ebadde enoonya njaga mu nyumba eno, wabula ebwa olulabye akamese kano akeeru wabula nga bananyini maka gano bakalunda, kwekusalawo okuva ku byokuwunyiriza enjaga esooke yeerire ku kamese kano akajikasizza amababanyi.
Nanyini maka gano…
Omusajja asimbye emotoka ye mu paaking n’ayingira ekizimbe kimuweddeko bw’asanze nga paaking yonna esendeddwa
Kkampuni ya China enkozi y’amakubo ebadde elimu ku kugaziya kkubo kyokka ng’elinze nnanyini mmotoka okudda nga talabikako.
Mu kukoowa okulinda, kkampuni eno etandise okusenda buli kilamu n’erekamu akataka okusimbye mmotoka eno kokka
Aba kkampuni eno bategeezezza nga bweblainze nebakoowa nga dereeva w’emmotoka tadda nabwekityo…
Empaka zamasaza ga Buganda zitongozebwa leero ku Bulange.
Katikiro wa Buganda owek.JB Walusimbi asabye abawagizi okweyisa obulungi nokukomya effujjo kubisaawe era asabye ne team ezigenda okuzanya empaka zino ,okwolesa omupiira nomutindo omulungi.
Yo company ya Gal Sports Betting ewaddeyo emipiira 100 eri team zonna ezigenda okwetaba mumpaka zino.
Akulira ebyemizanyo mu government ya Ssabassajja owek Herbert Semakula ategezezza…
Olutalo ku musujja gw’ensiri lwongeddwaamu ebbugumu.
Obutimba bw’ensiri obusoba mu bukadde 21 bwebugenda okugabwa okwetoloola ebitundu by’eggwanga ebitali bimu
Ono yoomu ku kawefube w’okukuza olunaku lw’okuwanyisa omusujja gw’ensiri.