Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Amaggye gatatadde akaka

Amaggye g’eggwanga ganuukudde munnamaggye gen David Sejusa Tinyefuza ku byayaogedde mu mutabani w’omukulembeze w’eggwanga   Tinyefuza yawandiise ebbaluwa n’agikwasa akulira ekitongole ekikessi mu ggwnaga ng’ayagala wabeeow okunonyereza ku bigambibwa nti abatawagira Brig Muhoozi Kainerugaba   Tinyefuza yagambye nti eno ye’nsonga wkai waliwo abategeka olulumba ku nkambi ye Mbuya n’ekigendererwa kukwtairako abo abawakanya Muhoozi   Wabula aduumira eggye ly’eggwnaga gen Aronda Nyakairima…

Read More

Abasawo beediimye

Abasawo abazaalisa mu ddwaliro e Mulago beedimye lwamsanyalaze. Abazaalisa bano bagamba nti baludde nga tebalina msanyalaze mu bisulo byaabwe ate nga tewali kikoleddwa kubaduukirira yadde beemulugunyiza enfunda. Bano bakedde kulumba ddwaliro n'ebipande ebisaba abakulira eddwaliro okubaddukirira bakole ku nosnga zaawe OC we Mulago, Richard Okello agamba nti waliwo abasawo abakwatiddwa olw'ensonga nti babadde batandise okukola emivuyo.    

Read More

Bamukuludde bukuluzi

Omusajja afunye obutakkaanya ne munne nebamalirira mu katemba.   Omusajja ono Elton Kim asoose kukaaka nemunne era wakati mu kukoow amunne asazeewo okusimbula emmotoka .   Kim tasaaga naye asazeewo okubuukira emmotoka neyelippa ku bonet kyokka nga tekilobedde munne kumukulula.   Ono ate eyali yewera atandise okukuba emiranga nga bw’asaba munne asibe emmotoka nga wa era ng’abantu abawera bamukutte ku bifananyi…

Read More

Abakuumi ababbi

Abakuumi abasatu abassiddwaawo okukuuma emilongooti bafuuse mpisi.   Bano ate basse ku mafuta ga jenereeta  ‘omulongooti gwa MTN gwebakuuma nebagabbamu.   Abakwatiddwa ye Jimmy Agelo, Juma Ajok, ne Matia Nsamba nga bonna bakolera kampuni ya G4S   Bano babadde bakabba liita 19 eza diesel webabakwatidde   Omwogezi wa poliisi mu bitndu bye lwengo awali omulongooti guno, Noah SSetrunjogi agamba ntibano okubakwata batemezeddwaako poliisi.

Read More

NRM ewaabye

NRM kyadaaki etuukiriza bw’egenze mu kooti ku nsonga z’ababaka abagoobwa mu kibiina kino. Bano nga bayita mu mubaka Saleh Kamba, bagaala kooti etaputa ssemateeka egobe okusalawo okwakolebwa spiika ku ky’ababaka abagobwa.   Bagaala ababaka bano mu ngeri yeemu okuzza omusaala n’ Ensako gyebabadde bafuna okumala emyaka 2 gyebamaze mu palamenti Kamba agamba nti okuleka ababaka bano mu palamenti kitondawo ekika…

Read More

Obupiira bufu

Gavumenti erina omulimu gw’okunyonyola ku bupiira bu galimpitawa obuli ku katale. Omusajja agamba nti yakoseza obupiira buno nebumuyisa bubi addukidde mu mbuga za mateeka. Joseph Sseremba agamba nti obupiira obugambwa ekibiina ky’amawanga amagatte eri abantu ku bwereere, tebutuukagana na mutindo. Ayise mu bannamateeka ge aba Lukwgao and Company advocates ng’agamba nti obupiira buno obwagyibwa e China ne India…

Read More

Musenguke

Abantu abali mu bifo ebili mu buiabe bw’okukosebwa enkuba balagiddwa okubyamuka Ekitongole ekikola ku ntebereza y’obudde kyekikoze okulabula kuno nga kigamba nti enkuba ekyajja   Okulabula kuzze ng’amataba gafuuse amataba mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu ng’abe kasese beebasinze okugawuliramu.   Abaayo abakunukkiriza mu mutwalo tebakyalina webegeka luba ate nga munaana baafa   Commisioner akola ku ntebereza y’obudde, Michael Nkalubo agamba nti ennaku…

Read More

Martin Angume afudde

  Poliisi yezoobye n'abawagizi b'omuyimbi Martin Angume abayiise ku ddwaliro e Mulago. Bano beeyiye ku ddwlairo oluvanyuma lw'okufuna amawulire nti abadde afudde Angume afiiridde mu ddwaliro e Mulago gyabadde ajjanjabibwa. Angume abadde atawanyizibwa  obulwadde obwalya ekibumba kye n’ensigo Namwandu Julie Namugga yeebazizza abantu olw'obuwagizi bwebalaze bba okuva lweyalwaala okutuusa okufa.  

Read More

Empaka z’amasomero

Empaka zomupiira ogwebigere azamasomero ga siniya eza copa cocacola  zgyidwaako akawuuwo olwaaleero wali e kabala. Amasomero 57 gaamaze dda okutuuka ku somero lya kigezi high school nga omukolo omutongole oguzigulawo gwasaawa munaana ezemisana.   Okusinziira ku mukwanaganya wempaka zino Kennedy Mutenyo ,amasomero gano bwegaatuukiriza ebisaanyizo . Empaka zino zakumala wiiki 2.

Read More