Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ani asinga ekirevu ekiwanvu

Gyo emizanyo munsi mingi nyo era tegigwayo. Mu Germany abaayo bategese empaka zabasajja abasinga okubeera n'ebirevu ebirungi nebiwanvu.   Abasajja abalina ebirevu ebiwanvu nemisono egyenjawulo beesowoddeyo okwewangulira ekirabo kino. Ba mandeevu ababuli kala baakede bagende beepime ani asinga.   Wabula awangudde empaka zino Bert Reynold's  alaze kyalinawo bwabadde nekirevu ekiwanvu nga kuliko namasulubu nga kwogasse nenswiriri empanvu.

Read More

Enjovu enzibi

Kati abantu sibeebokka abagezi munsi, nebisolo ebigezi gyebiri munsi.   Mu hungary waliyo enjovu enzibi. Enjovu eno eteega balamuzi era nga obubbi buno ebumazemu ebanga dene.   enjovu eno eyakazibwako erya Gemunu egera abalambuzi bafulumye mumotoka zaabwe, olwo nga eyisamu olumwa lwaayo oluwanvu nga apakula ebyokulya ebirimu, amazzi nebintu ebirala.   Kuluna enjovu eno bajikutte lubona nga ebba ebintu byabalambuzi nebabijisuuza neteekako…

Read More

Abongezza omusaala

Nga bweruli lunaku lw'abakozi, era abakozi basaana okuddizibwa ko. Mu kibuga  New York nanyini kampuni emu ayongezza abakozi be bonna omusaala. Wabula sibya bwerere, osooka kuteekawo mubiri nebakukubako tatu yakabonero ka  kampuni ekiraga nti ddala ogyaagala nyo era ekuli mumusaayi.   Abakozi abasoba mu 40 baataddewo dda emikono babakubeko tatu zino bongezebwe omusaala.   Nga ebyobwerere bwebitali byangu, tatu eno eruma…

Read More

Omwaala gwanjaddde

Emikolo gy'okukuza olunaku lw'abakozi gilinyiddwaamu eggere, omwaala bwegukubyeeko amazzi neganjala.   Kino kivudde ku nkuba eya maanyi etonnye olunaku lwaaleto.   Amaka agawera gakoseddwa, emilimu okusanyalala kko n'amazzi okubuna ekisaawe kye Hima awabadde wagenda okubeera emikolo gy'abakozi mu district ye Kasese.   Omwaala ogukubyeeko gweegwa Nyamwamba mu municipaali ye Kasese      

Read More

Bakabasanya abaana

Abasajja 2 bakwatiddwa mu kibuga Manchester lwakukakana ku kalenzi akemyaaka 14 nebakaka omukwaano gwokukavuga olupanka. Alex Wilson-Fletcher, 42, and Abdelkader El Janabi, 55, baalumba akalenzi kano akaali kayingidde kabuyinzo neboolesa empisa ensiiwufu, oluvanyuma lwokukakakanako nebakagula buutu.   Baabuwe bano beerabidde nti mu tooyi namwo mulimu kamera era baabuwe zezaabalopye oluvanyuma lwokubalaga nga beetetevula akalenzi kano, bambi nga bwekakuba…

Read More

Obuseegu e Bungereza

Banange obuseegu bususse munsi. Mu saza lya Southampton mu gwanga lya bungereza abaana abali wansi wemyaaka 13 bawanisizza bazadde baabwe emitima lwakukeera kweesa mpiki zamukwaano nga tebaneetuka. Obulenzi obutanayiga nakwekuuta, bwekubisa nebifaananyi byobuseegu nebubiweereza obuwala nga bubusaba omukwaano.   Ebikolwa bino bisinze kweyolekera mu somero erimu mu kibuga kino nga abasomesa nabo bibasobedde olwabaana abato bano abaatamiira akaboozi. Ebiseera ebisinga…

Read More

Buli omu n'omulimu gwe era nga bangi basaamu ebisoko okusikiriza abaguzi   Nono masiikini yayiiyizzaayo akapya mu mu mulimu gwe ogwokusabiriza. Yafunye ebbakuli buli emu nagiteekako erinya lyediini eyenjawulo omuli, abaddu ba Allah abasiramu, abakatoliki, abakkiriza mu buda, nabakaafiri. Oluvanyuma yatimbye ekipande ekirala ekisoma nti diini ki esinga obugabi n'ekisa. Abantu obwedda beesomba nga bwebawaayo buli omu eri eddiini ye…

Read More

Nakivubo agguddwa

Oluvanyuma lwa sabiiti ttaano ng’ekisaawe kye Nakivubo kigaddwa, kyaddaki kiguddwaawo   Ab’ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue authority bategeraganye n’abaddukanya ekisaawe kino era nga kigguddwaaow   Abe Nakivubo bawaddeyo obukadde 50 awamu n’okusasula ba wanyondo aba Ismba speed auctioneers   Manager w’ekiwsaawe kino, Ivan Lubega agamba nti bagenda kutandikirawo okulongoosa ekisaawe olunaku lw’enkya olwo emilimu giddemu okukwaggya

Read More

Aba DP basobeddwa

Essuubi lya banna DP okusimbawo omuntu mu kitundu kye Butebo ljja lisebengerera   Negyebuli kati teri munnakibiina yavuddeyo kulaga nti ayagala okukwata bendera yaakyo   Akulira DP, Nobert Mao agamba nti tebakkiririza mu kyakuwgaira namwandu w’eyali minister Stephen Malinga Mao kino akitadde ku kibiina okuba nga kirina emirandira eminafu nga y'ensonag lwaki batandise kawefube w'owketoloola eggwnaga lyonna nga bazza obuggya…

Read More