Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ebya Kafumbe Mukasa bikyaali

Aba kampala capital city authority kyaddaki bavuddmeu omwaasi ku luguudo lw akafumbe Mukasa Executive Director, Omukyala Jennifer Musisi ayagala kkampuni eyapatana okukola omulimu guno naddala ogw’okukola ku kazambi n’amazzi okukyusibwa Musisi agamba nti kkampuni eno y’esinze okubalemesa Ono agmaba nti ssinga buli kimu kidda wnasi waabwe, bajja kusobola bulungi nnyo okululabirira nga tebalina gwebekwasa Ministry ekola ku byenguudo yapatana…

Read More

Omwana alumirizza munnamaggye

Okuwulira omusnago oguvunaanibw amunnamaggye eyatta abantu ebombo kugenze mu maaso ng’abajulizi bana beebakamulumiriza   Mu bano kwekubade n’omwana Grace Chandiru ow’emyaka 14 agambibwa okusobezebwaako Private Patrick Okot   Omwana ono agambye nti Okot ono yagezaako okumusobyaako era n’awaaba ewa bakadde be nabo abamuwaaba era mu busungu omujaasi ono n’atta baadde be.   Abalala abalesse obujulizi kuliko Lt Geoffrey Odonkara n’ono yeyazuula…

Read More

Temwesiiga liipustiiki

Abakyala ba poliisi abebyuula nga beesiiga Lipstick n’okwambala enkunamyo bandiba nga tebamanyi kyebakola   Amyuka ssenkaggale wa poliisi, Martin Okoth Ochola, agamba nti ziba mpisa nsiwuufu omupoliisi omukyala okwekolako   Ono abadde alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola ku nosnga z’omunda mu ggwanga Ochola ategeezezza akakiiko nti amateeka ga poliisi tegakkiriza bakyala ba poliisi kwambala bimpi oba okwekolako ne batonnya…

Read More

Zzaala abizadde

Omusajja ayitidde omuvubuka owemyaka 16 police lwakumubba nga bazanya omuzanyo gwa chess. Gabriel Mirza, 47 nga munansi we gwanga lya Romania yalumiriozza omuvubuka ono nga bwabadde agenda okuwangula omuzanyo, olwo akavubuka kano nekeetoololamu mu kabuyonjo nekakozesa compyuta nekasoma empiki gyabadde agenda okuzzako. Olukomyewo obwedda akavuya ate nekamuddako nekamukuba empiki, olwo naava mumbeera.   Musjja mukulu ono agamba akavubuka kano…

Read More

Bamugobye lwa kuba mulungi

Abantu bangi bagaala kubeera balungi naye ate ono abwevuma   Omusajja gw’oyiwaka amazzi g’onywa afumuuddwa mu ggwanga lya Saudi Arabia lwakuyitira bulungi Omar Al Gala munnakatemba ate ng’akuba ebifaanyi mu Dubai naye nga ebasajja banne babadde bamwegomba nnyo   Ono alina amaaso galoolabuloozi, n’akasusu era bangi bwebamulaba basigala basamaalilidde

Read More

Lunaku ku musujja gw’ensiri

Uganda lwaleero yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’okulwnayisa omusujja gw’ensiri Obutimba obukadde 21 bwebugenda okugabwa eri abantu abatali bamu.   Minister omubeezi akola kubyobujjanjabi ebisookerwaako, Sarah Opendi agamba nti bakutandikira Soroti awagende okubeera emikolo emitongole egy’eggwanga nga 10 omweiz ogujja.     Uganda ekwata kyakusatu okubaamu abantu abafa omusujja gw’ensiri ku ssemazinga wa Africa.

Read More

Ababaka bakaaye ku bukadde

Omubaka akiikiriira abe mUkono, Betty Nambooze ensonga z’obukadde obutaano azitutte mu FDC Nambooze ategeezezza nga bw’agenda okuloopa eri akulira FDC Mugisha Muntu nga yeemulugunya ku bakulira obukiiko mu palamenti okuva ku ludda luvuganya   Kiddiridde abavuganya abawera okugaana kuzza bukadde buno obutaano obwaweebwa ababaka okwwebuuza ku bantu ku bbago ly’etteeka ly’amaka n’engeri y’okwawukanamu   Ababaka abawerera ddala 20 okuva ku…

Read More

Olukiiko teruvuddemu bibala

Olukiiko oluyitiddwa loodi meeya okuteesa ku nosnga za taxi tewali kiruvudde mu. Kiddiridde abakiise okuzuula nti obukiiko obubadde bulina okukola ku nosnga eno bwaggwaako dda   Executive director Jennifer Musisi yali ywandiika ng’ayimirza eky’okuzza obuggya obukiiko buno   Kati loodi meeya agamba nti bakulinda musisi ave ebweru basooke baddemu okutuula ku lunal w’okuna

Read More

Enzijanjaba y’okutigiinya emisuwa ekomyeewo

Enkola y’okujjanjaba abantu nga babatigiinya emisuwa emanyiddwa nga Reflexology ekomyeewo.   Kooti ekola ku gyobusuubuzi eggyeewo envumbo gyeyali yassa ku nzijanjaba eno eyali yassibwaawo mu mwaka gwa 2011.   Omulamuzi Geoffrey KIryabwiire agambye nti ekiragiro kya ministry y’ebyobulamu okuwera enjijanjaba eno kyaali tekyetaagisa ate nga n’abagikozesa tebaweebw akakisa kwewozaako   Ministry eno era eragiddwa okusasula abaali bafuna mu nkola eno kubanga…

Read More

Namwandu yesowoddeyo

Namwandu w’omugenzi Steven Malinga nga ye Beatrice Malinga amaze okuwandiisibwa ng’omu kw’abo abagaala okudda mu bigere bya bba   Beatrice wa myaka 50 nga yegasse ku bali mu lwokaano lw’essaza lye bUtebo   Omukyala ono agamba nti azze kumaliliza bba byeyatandika era ng’alina obusobozi obuwereeza abantu   A’ekibiina kya NRM bakawandiisa abantu bataano abagaala okuvuganya nga muno mwemugenda okujjibwa omu anakawatagana…

Read More