Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Bamugaanye okweyimirirwa

Kkooti y'amaggye etudde ku gombolola e Bombo egobye okusaba kw'okweyimirirwa okukoledddwa munaggye Private Patrick Okot. Bannamateeka be nga bakulembeddwaamu Capt Nasser Dravo enkya ya leero bakedde kusaba mu bigambo nti omuvunaanibwa ayimbulwe kubanga ddembe lye. Wabula ba memba ba kooti y'amaggye nga bakulembeddwaamu Brig Fred Tolit bagobye okusaba kuno nga bagamba nti omusango ogumuvunaanibwa gwannaggomola. Tolit era asabye…

Read More

Omuzadde atobye

Dala kizibu okusasula omuzadde.   Mu china taata asazewo okweyambula abayizi mu tendekero bamulabireko nga bakuba ekifaananayi kye olwo asasulwe.   Omusajja ono nga mulimi  Zhao Changyong, 47, abadde yeetega pawundi  £15,000 okujanjaba mutabani we abadde nekirwadde kyamagumba.   .Musajja watuu ono yasoose kutunda farm ye ensimbi nga tezimala, olwo kwekusalawo ekiba kibe naye nga mutabani we awonye.   Ekisinga okukuba enaku kwekuba…

Read More

Atuuyanidde mu lifuti

Omusajja amaze enaku 4 mu lift awatali mere wadde amazzi wabula natafa.   Thomas Fleetwood agamba asobodde okumalako lwakuba yafuna okutendekebwa kwekinamaje.   Omukulu ono abadde mu lift mu hotel emu eyakyankalanye olwo naremeramu okumala enaku nya.   Hotel eno abantu babadde tebakyagikozesa era nga kibadde kizibu okumanya nti waliwo omuntu alemedde mu lift.

Read More

Omwana avudde waggulu n’agwa- Tamenyese

Katonda akyakola ebyamagero. Mu Germany, omwana owemyaaka 2 agudde okuva ku mwaaliriro ogwokuna ku kalian wabula natafuna kisago kyonna wadde okumenyeka.   Maria Kohler yaagudde wabula naavawo nga mpaawo kibaddewo.   Omusawo gyebamututte ategeezezza nga omuwala ono bwaali owomukisa enyo era ayongere kutendereza katonda kubanga kizibu okuva ku mwaliriro guno notamenyeka.   Maama womwana ono  Melanie Kohler, 32, agamba kino kyewunyo kyenyini…

Read More

E Naguru bibi

Abalwadde abagenda mu ddwaliro lye Naguru batubidde olw’abasawo abakyagenda mu maaso n’akeddimo kaabwe.   Bangi balabiddwako mu nkuubo era ng’abamu batedewaliddwa kati basasulw aokukolwaako yadde ng’eddwaliro lino lyabwereere   Abasawo mu ddwaliro lino basazeewo owkediima nga bagamba nti bamaze emyezi 3 nga tebasasulwa Wabula akulira eddwaliro lino, Dr Edward Ddumba agamba nti ebizibu mu ddwaliro lino zisinga ku musaala   Ono agamba…

Read More

Omujaasi bamulumirizza

Omusango oguvunaanibwa omujaasi eyatta abantu 10 e Bombo gwongezeddwaayo okutuuka olunaku lw'enkya Abajulizi bana beebareese obujuli okuli Ejan Poni, Lukia atima, Norah Alanya ne Sgt Godfrey Nyimarima. Nyimarina agamba nti nga March 8 , 2013 , bwe yali e Bombo, yawulira amasasi agavuga n'adduka gye gaali gavugira n'asanga abantu nga bagudde wansi ku ttaka. Munnamateeka w'oludda oluwaabi Fredrick Kagwamu…

Read More

Okulonda e Butebo

  Enteekateeka z’okujjuza ekyabaddemu minister akola ku bigwabitalaze Stepen Malinga zitandise   Akakiiko akalondesa kataddewo olunaku lwa nga 5 omwezi gw’okutaano okulonderako anamuddira mu bigere   Okuwandiisa abagenda owkesimbawo kwakubaaow nga 13 ne 14 era nga buli kimu kyakumalawo obukadde 469   Akulira akakiiko akalondesa, Eng Badru Kiggundu agamba nti kampeyini zakumala ennaku 20

Read More

Babakubye amasasi

Amasajja 2 ababadde babba amafuta ga generator ku omulongooti gwa Warid bakubiddwa amasasi.   Reagan Mulwana ne munne ategerekeseeko erya Mutyaba babadde bamaze okubba amafuta gano nga bagasse ku tippa DPC woluguudo lwe Kira Alex Endunyu agamba nti balai bategeezebwaako ku bbbabba amafuta nabo kwekuswaama   Abalala 2 ababadde ku munyago guno basobodde owkemulula ne badduka.

Read More

Amyuka meeya atutte musisi mu kooti

Obutakkaanya wakati w'oludda olwebyekikugu nabakulembeze abalonde mu KCCA kirabika byakugweranga mu kooti. Kuluno amyuuka lord mayor wekibuga kampala Suleiman kidandala awazewaaze akulira ekibuga mukyaala Jeniffer Musisi okutuuka mu mbuga zamateeka lwakulemererwa kuwa office ye nsimbi ziddukanya mirimu n'obutamusasula musaala gwekifo kyalimu. Kidandala agamba okulondebwa kwe kwakakasibwa olukiiko lwaba kansala omwaaka oguwedde, wabula mukyala musisi tamukakasa era nga tamukombyanga ku…

Read More