Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Omuyizi eyawangula obwa kansala taata agaanye okumuwa fiizi

Bya Ivan Ssenabulya Omuyizzi owa S.5 ku ssomero lya St. Balikuddembe-Kisoga e Mukono, Amos Wambedde, owemyaka 19 eyawnagula obwa kansala asobeddwa oluvanyum lwa mzadde we okugaana okumuwa fiizi. Ono yawnagula obwa kansala okukirirra omuluka gwe Mugomba ku gomboloola ye Mpatta, wabula agamba nti kitaawe Moses Madanda agaanye okumwongera ebisale bye ssomero ngagaba nti akuze yerabirire. Ono addukidde mu…

Read More

Abantu 3 bafiridde mu kabenje e Wairaka

Bya Benjamin Jumbe Abantu 3 bafiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde e Wairaka, ku luguudo oluva e Jinja okudda e Igang nga nabantu abalala 11 babuuse nebisago ebyamaanyi. Akabenje kano kaguddewo mu budde obwokumakya ku ssaawa 11 nekitundu taxi namba UBJ 318/C ebadde eva e Palisa okudda e Kampala bweremeredde omugoba waayo negwa ekigwo. Omwogezi wkeitongole ekiddukirize ekya RedCross…

Read More

Palamenti ewezezza emyaka 100

Bya Ritah Kemigisa Palamenti ya Uganda olwaleero ewezezza emyaka 100 ngessiga eribaga amateeka. Okubaga amateeka kwatandika mu biseera byabafuzi bamatwale ngabangereza bajiyitanga, Legislative Council era olutuula olwasooka lwlaiwo nga 23 March mu 1921 Entebbe, awatulanga wofiisi za gavumenti ezisinga. Okusinziira ku mukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga, Legco yalina abakiise 7, wabulanga abatakubwangako kalulu atenga bonna bali Bazungu nga…

Read More

Omusajja asse mukazi we owo’lubuto

Bya Benson Tumusiime Entiisa butikidde abatuuze ku kyalo Bunamwaya, mu Kisigora zone mu disitulikiti ye Wakiso omusajja kigambibwa bwakakanye ku mukyala we owolubuto namutta. Oluvanyuma lokumutta yamusibidde mu kisenge, nadduka. Ssembizzi Paul, mulirwana wabantu bano agambye nti ku lunnaku lwe Sunday, yawulidde omwaana akabnira munda mu nnyumb nga tewaliiwo anyega. Oluvanyuma lwokwekengeera, bekozeemu omulimu nebamenya enyumba, bagudde ku mulambo. Amyuka…

Read More

Abantu 50 bakukola bulungi bwansi lwa kujemeera biragiro bya kafyu

Bya Ruth Anderah, Abantu abasoba mu 50 basaliddwa ekibonerezo kya kukola bulungi bwansi ku bitebe kya poliisi mu kampala ne Wakiso oluvanyuma lwokusingibwa ogwokujemera ebiragiro bya kafyu. Bano balabiseeko mu maaso g’omulamuzi owa kkooti eya City Hall, Valerian Tuhimbise kunkola eya video conferencing ne bakkiriza emisango gyabwe. Bano bakwatibwa nga 18th March 2021 mu bifo ebyenjawulo omwali na…

Read More

Gavt esabiddwa okuyigira ku Tanzania

Bya Damali Mukhaye, Ekibiina kye byobufuzi ekya FDC kisabye gavt okuyigira kunkyukakyuka mu bukulembeze eyabadde e Tanzania oluvanyuma lwomukulembeze waayo John Magufuli okuva mu bulamu bwensi eno. Mu kwogerako ne bannamawulire ku kitebe kye kibiina e Najjanankumbi amyuka ssabawandiisi we kibiina, Harold kaijja agambye nti e Tanzania abaayo basobodde okufuna omukulembeze omuggya awatali mbeera ya butabanguko Ono agamba…

Read More

Okuttibwa kw’empologoma: UWA etaddewo obukadde 10

Bya Benjamin Jumbe Ekitongole kyobutonde bwomu ttale, Uganda Wildlife Authority bataddewo obukadde 10, eri omuntu yanna anabawa amwulire aganabatuusa ku banatu abase eempologoma 6 wiiki ewedde. Mu gandaalo lya ssabiiti,empologoma zino zasangiddwa nga nfu nga nebimu ku bitunu byazo byajiddwamu, nga bino byabadde mu kkumiro lyebisolo erya Queen Elizabeth National Park. Mu kiwandiiko ekivudde mu kitongole kya UWA,…

Read More

Abayizi 7 abaali bakwatibwa e Gulu bayimbuddwa

Bya Juliet Nalwooga Uganda National Examination Board bategezezza ngabayizi 7 aba S 4 abakwatibwa oluvanyum lwa banaabwe 2 okutibwa e Gulu, bwebayimbuddwa kukakalu ka poliisi era bagenda kweyongerayo n’ebigezo byabwe. Bwabadde ayogera ne bannamawulire, omwogezi wa UNEB Jennifer Kalule ayongedde okulabula ku busiwuufu bwempisa mu bayizi wakati mu kukola ebigezo nga kugenda mu maaso. Kinajjukirwa nti mu njega…

Read More

Ebigezo bya P7 bikubye koodi

Bya Damalir Mukhaye Ekitongole kyebigezo mu gwanga, Uganda National Examinations Board kitegezezza nti entekateeka ziwedde, era bazijeeko engalo okutuuza ebigezo ebyakamalirizo ebya P7 ebyomwaka oguwedde 2021. Okusinziira ku mwogezi w’ekitongole kyebigezo ekya UNEB, Jenipher Kalule ebigezo bigenda kutandika ku Lwokutaano lwa wiiki ejja nga 26 March ne Briefing oba okulambika abayizi ku mateeka okuli byebatekeddwa okukola nebyebatekeddwa…

Read More

Khalid Aucho yetonze

Bya Lukeman Mutesasira Omuwuwutanyi wa tiimu y'egwanga, the Uganda cranes Khalid Aucho yetondedde egwanga n'ekibiina ekitwaala omuzanyo gw'omupiira mu gwanga ekya FUFA olw’okusiwuuka empisa ekyamuviirako okugobwa mu nkambi. Aucho okugobwa kyadirira okugaana entambula eyasindikibwa okumunona ku kisaawe Entebbe, okumutwala mu nkambi e Kisaasi, gyebasula. Akulira ekibiina kya NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu yavaayo nategeeza nti ensoonga za Khalid Aucho…

Read More