Bya Ivan Ssenabulya
Bannamawulire nabo bagenda kutekebwa ku mwanjo ku bantu abalina okugemebwa ekirwadde kya ssenyiga omukambwe COVID-19.
Kino kikakasiddwa omuwandiisi owenakalakalira mu minisitule ybyobulamu Dr. Diana Atwine, ngayise ku twitter nagamba nti nabamwulire babatwala ngabalwanyi, abamu ku bakumberamu.
Wabaddewo owkemulugunya ku nsonga eno, ku ntekateeka yokugema egenada okutandika, wabulanga bannamulire bababdde bagenda kulekebwa ebbali mu mwetoloolo ogusooka.
Bino…
Bya Ruth Anderah
Omutuuze, Job Richard Matua addukidde mu kakiiko aka Law Council ngasaba nti bawumuzze bannamateeka 7, abali mu musango gwa Robert Kyagulanyi Ssentamu, olwokweyisa mungeri etagwanidde.
Bannamateeka abogerwako, kuliko Anthony Wameli, Medard Lubega Sseggona, Shamim Malende, Erias Lukwago, Nkunyingi Muwadda, Abdullah Kiwanuka ne Asuman Basalirwa.
Ono agamba no bano baliko ensobi nnyingi zebazze bakola mu musango,…
Bya Ritah Kemigisa
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, ekya FUFA bawumuzza omutendesi wa team ye gwanga the Cranes, Jonathan Mckinsyry okumala omwezi mulamba oluvanyuma lwobutakola bulungi mu mpaka zokusunsula abanazannya AFCON.
Mu kiwandiiko ekivudde mu FUFA, bagamnbye nti McKinstry yalina emipiira ebiri gyeyali atkeddwa ouwangula, kyatakola.
Bino webijidde nga Uganda Cranes eri mu ketao okuzannya Malawi ne…
Bya Juliet Nalwooga
Poliisi mu kitongole kya Flying Squad nga bali naba Special Force Command, nabebyokwerinda abalala, baliko omusajja gwebakutte nga kigambibwa nti abaddenga akola obwa kkondo ku bantu mu disitulikiti ye Luwero, Nakasongola ne Nakaseke.
Omukwate ye Stephen Kisule nga bamukutte olunnaku lwe ggulo nomusajja omulala Samuel Mawejje nga kigambibwa nti babadde bekukumye Bombo.
Mu kikwekweto kino…
Bya Malik Fahad,
Kkooti enkulu e Masaka eliko taata gwesindise mu mbuzi ekogga yebakeyo emyaka 25 lwakukakana ku muwalawe owomuntubwe n’amugagambula obumuli.
Sadam Kalekezi nga mutuuze wé Lwekishuji e Sembabule yasingisidwa omusango omulamuzi
Victoria Nakintu, oluvanyuma lwokwetegereza obujjulizi bwonna
Ono omusango yaguza mu mwaka gwa 2019 bweyafuula muwalawe mukyalawe.
Omulamuzi Nakintu agambye nti emyaka 25 egikaligiddwa musajja mukulu gyakumuyambako okudamu…
Bya Prossy Kisakye,
Ekibiina kye byóbufuzi ki Democratic Party kigamba nti sikyakupapa kwanja byábuggaga byakyo okutuusa ngébitongole bya gavumenti byanjiza ebyabwe.
Okusinzira ku tteeka erirungamya abakulembeze erya Leadership Code Act 2002, abakulembeze bonna omuli bannabyabufuzi na bakozi mu yafeesi za gavt balina okwanja ebyobuggaga byabwe eri yaffessi ya kaliisoliiso wa gavt ne kigendererwaekyokulwanyisa obulyake.
Olunaku lweggulo yaffeesi ya…
Bya Benjamin Jumbe,
Olukiiko lwa baminisita luyisiza ekiteeso ekyokuyunga bannauganda ku masanyalaze
Gavumenti mu 2020 yayimiriza enkola eyokuyunga bakasitoma ku masanyalaze oluvanyuma lwokusasula 20,000 egyokulambula ate gavt ne kola ku bisale ebyokuyunga oba kiyite connection fees.
Enkola eno yali yatandika mu mwaka gwa 2018 ngeddukanyizibwa aba Rural Electrification Agency ne kigendererwa ekyokuyunga bannauganda 300,000 ku masanyalaze wabula yayimirizibwa…
Bya Ritah Kemigisa
Katemaba yeyolese mu kusabira omwoyo gwomugenzi, munnamateeka Bob Ksango okubadde ku kkanisa ya All Saints e Nakasero.
Eno aboluganda batanudde okulwanira omwoyo gwomugenzi, oluvanyuma lwobutakanaya ku wa era anai atekeddwa okumuziika.
Kasango yafa ekirwadde kyomutima ku lunnaku Lwomukaaga, nga yafiira mu ddwaliro lye kkomera e Luzira bwebaali batekateeka okumwongerayo mu ddwaliro ekkulu e Mulago.
Namwandu wa…
Bya Ritah Kemigisa
Abantu babulijjo basabiddwa okwekubira enduulu ewa kalisoliiso wa gavumenti, bwebaba tebamatidde nebyobugagga abakulembeze baabwe byebanjudde.
Kino kibikuddwa minisita wempisa nobuntu bulamu Fr Simon Lokodo bweyabadde agenyiwaddeko wano, akakwungeezi ke ggulo.
Eno yabadde azze kunyonyola ku ntekateeka ya kalisoliiso wa gavumenti eyokwanja ebyobugagga.
Ssenkulu wekitongole ekirwanyisa obuli bwenguzi, Anti-corruption coalition Uganda Cissy Kagaba akubye omulanga nti waliwo…
Bya Prosy Kisakye
Omukulembeze w egwanga Yoweri K. Museveni ayozayozezza, tiimu yabaana battu aba Hippos olwobuwnaguzi bwebatuseeko bwebakubye Tunisia goolo 4-1, nebayitawo okwesogga finolo za African Cup of Nations, eyabali wansi w’emyaka 20.
Museveni ayise ku Twitter nagamba nti kino kiwa Uganda essuubi, okuwangula ekikopo kino.
Yye minisita webyenjigiriza nemizannyo Janet Museveni asabye abalenzi bano okwongera okukuuma omutindo,…