Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Ebyobusuubuzi

Natti zivuddewo

Ab’omukago gw abulaaya baggye natti ku bakungu 81 okuva mu ggwnaga lay Zimbabwe   Kino kididiridde akalulu k’ekikungo akatabaddemu kavuyo mu ggwnaga lino nga bannanasi balonda ku ssemateeka w’eggwanga   Kyokka ye kinvinvi Robert Mugabe, Natti zebamussaako zisigaddewo n’abayambi bbe abalala 10 Abakungu bano balai bakugira okutambula mu mawanga ga bulaaya okuva mu mwak agwa 2002   Bino byonna biva ku bukulemneze…

Read More

Ebeeyi y’amata yakulinnya

Abawooerwa amata beesibe bbiri   Gavumenti erangiridde ng’ebeeyi yamata n’ebikolebw amu ata bwegenda okulinnya. Minister akola ku  byensolo, maj Bright Rwamirama agaba nti kino kivudde ku kukaka abasunzi b’amata okubeera nebyuuma by’omulembe   Rwamirama agaba nti mu kadde kano akakadde kano, amata agaweza liita akakadde kalamba  geegasundibwa olw’bantu abamu okubivaamu.

Read More

Abe Nsambya basenguddwa

Baneekolera gyange abasoba mu 300 beebasenguddwa e nsambya nga kigambibwa nti ekifo kino kyaguliddwa omugagga Hassana Basajja Balaba. Abagobeddwa beebatunda sayidi boodi, kabada n'ebilala ku luguudo lwe Gaba. Abamu ku babazzi naababumba aboogedwako naffe bagamba nti baludde nga bawa obusuulu mu kitongole ky'eggaali y'omukkawabula nga tebavangayo kubalabula nga bwebagenda okubasengula Bano bagamba nti bakedde kulaba bimotoka bi weetiiye…

Read More

Amasomero gaggaddwa

Amasomero agasoba mu 10 aga primary ne secondary geegaggaddwa mu district ye Mukono lwabutatuukagana na mutindo. Gano gaggaddwa mu kikwekweto ekikulembeddwaamu akulira eby’okulondoola amasomero, Olivia Bulya n’akulira ebyenjigiriza,Margret Nakitto. Amasomero agaggaddwa tegabadde na butanda bumala mu booda, agatawuula baana balenzi na bawala, agatalina mataala mu bibiina n’agalina omujjuzo. Mu bikwekweto muno era abakulembeze b’amasomero bayooleddwa era nga n’amasomero…

Read More