Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Emizannyo

Uganda Cranes yakugumba e Butuluuki

  Timu y’eggwanga eya Uganda cranes yakugumba mu ggwanga lya butuluuuki nga yetegekera okusamba omupiira gwaayo ne Senegal Omupiira guno gwegwokusunsulamu abagenda okwetaba mu z’ekikopo ky’ensi yonna Omutendesi wa Uganda, Mich agamba nti okussa abazannyi bano mu nkambi kyekyokka ekijja okuyamba abazannyi okwetegeka Omupiira guno gwakubeeraw nga 7 omwezi ogujja

Read More

Omusu guyiseewo

Mu mipiira gy’ebika olwaleero, ekika ky’omusu kiwanduddemu abalangira okwesogga oluzannya olusooka oluddirira olwakamalirzo luyite quarter final Ab’Omusu okuyitawo bawangudde abalangira goolo 3 ku emu mu mupiira ogubadde mu kisaawe e Nakivubo Omupiira ogwasooka , abalangira bawangula goolo 1 ku bwereere wabul goolo z’omusu zisobodde okuguyisaawo butereevu Ate ggyo emipiira egyenkya okuli ogw’olugave ne Ngabi ensamba  kko n’og’enjovu n’envubu…

Read More

Leila Blick atunuulidde Muwonge

Omuvuzi w’emmotoka z’empaka Leila Blick agamba nti ekigendererwa kye kikyaali kyakuvuga kutuuka ku mutindo gwa Suzan Muwonge.   Muwonge ye mukyala yekka eyakawangula empaka za bannantameggwa ba Africa  mu mwaka gwa 2011. Lelial muwonge ne munnakenya Helen Shiri bagenda kukwatagana n’abasajja 24 mu mpaka za pear of Africa Uganda rally   Muwonge wakuvuga Subaru N11, Leila wakubeera mu Evolution five…

Read More

Wayne Rooney tetumutunda

  Tiimu ya Manchester united ezzeemu okukinoganya nga bw’etatunda muyizi tasubwa waayo Wayne Rooney Aba Chelsea beebabadde beesibiridde okugula omusambi ono kyokka ng’obusente bwaabwe butono. United yagobye dda aba Chelsea nebategeeza nga bwebatatunda   Rooney yye akyakiremeddeko nga bw’ayagala okuviira aba Manunited olw’omutendesi omupya obutamuwaana ng’atunuulira Van Piersie yekka

Read More

Aba Cranes batendeka nkya

  Team yegwanga eya Cranes,yakuddamu okutendekebwa olunaku lwenkya nga yetegekera omupiira ogwokudingana ne Tanzania kunkomerero yomwezi guno. Team eno eyabazanyi abagusambira awaka yawutudde Tanzania week ewedde goal 1-0 era nga kubazanyi ababadde e Dar es Salaam,omutendesi Micho ayongedeko abazanyi mwenda (9) nebawera 25. Uganda egenda kudingana ne Tanzania nga anayitawo wakugenda buterevu mumpaka ezakamalirizo ezigenda okubeera mu South…

Read More

Mamba Gabunga ewereddwa

Mu Mpaka zemipiira gyebika,e Mmamba Gabunga egobeddwa mu mpaka z'omwaka guno olw'okujeemera embuga nebagaana okusamba omupiira n'ekika kya Kakoboza. Ebika bino byombi by'alina okusamba omupiira ku lwokusatu lwa week ewedde nga 10th July omwezi guno,wabula e Mmamba Gabunga n'egaana okulabikako ng'ewakanya ekya Kakoboza okutongozebwa nga ekika ekirala okuva ku Mmamba. Sentebe wakakiiko akategesi k'emipiira gy'ebika Owek. Sebaana…

Read More

FUFA esengejja nkya

Akakiiko akakubiriza okulonda kwa Fufa olunaku lwenkya lwekagenda okutuula okwekenenya abo bonna abajjayo empapula okwesimbawo kubukulembeze bwa Fufa.   Omumyuuka wakakiiko kano,Vincent Sajjabbi ategezezza nga bwagenda okuwa buli yesimbyewo edakiika amakumi 30 okwenyonyolako nokuwayo empapula ezetegasa okwesimbawo. Abesimbyewo bali basatu (3) okuli Moses Magogo,Omukiise wa parliament akikirira amasekati ga Kampala Mohammed Nsereko wamu ne Taban Amin,mutabani wa eyaliko…

Read More

Tiimu ya Express elondeddwa

Omutendesi wa team ye Express Sam Simbwa alonze abazanyi 18 abagenda ne team eno e Dafur mu Sudan mumpaka za Cecafa club championships. Team eno esuubirwa okusitula nga 15th omwezi guno,egenderako abakungu 5 nga bakulembedwamu Issa Magoola owa Fufa. Empaka zino zitandika nga 18th omwezi guno wabula ama’team agamu nga Simba ne ba champion bempaka zino  Young…

Read More

Emisinde kya Kyabazinga

Company ya Mtn etaddewo ebirabo munsimbi eziwereraddala shs3m eri abawanguzi nabanakola obulungi mumpaka zemisinde eza Kyabazinga Championship ezigenda okuyindira mukisaawe Bugembe  e Jinja kulwomukaaga lwa week eno. Zino empaka zamulundi gwa 8 ngazitegekebwa era nga nabalabi kumulundi guno bagenda kuyingirira bwerere. Kyo ekibiina ekikulembera omuzanyo gwemisinde mugwango kigenda kulondako abazanyi abanakola obulungi bategekebwe eketaba mumpaka zensi yonna eza World…

Read More

David Moyes asikidde Ferguson

Abadde omutendesi wa Everton , David  moyes azze mu bigere bya Alex Ferguson. Ono wkautendeka Man United okumala emyaka mukaaga Bino biddiridde Ferguson okulangirira nga bw'agenda okunyuka okutendeka Man united. Ferguson 71 awangulidde lub eno ebikopo  38 nga mwotwalidde nekikopo kya premier ekyomwaka guno   okuva bweyasikira Ron Atkinson nga  6 November 1986, . Mu bikopo byawangudde mulimu ebya premier…

Read More