Emizannyo
Egya masaza
Empaka zamasaza ga Buganda zitongozebwa leero ku Bulange. Katikiro wa Buganda owek.JB Walusimbi asabye abawagizi okweyisa obulungi nokukomya effujjo kubisaawe era asabye ne team ezigenda okuzanya empaka zino ,okwolesa omupiira nomutindo omulungi. Yo company ya Gal Sports Betting ewaddeyo emipiira 100 eri team […]
Omuwuzi Jamirah asiimiddwa
Omuwuzi, Jamirah Lukunse alondeddwa nga munnabyamizannyo w’emyezi gw’okuna. Omuwala ono ow’emyaka 16 ayiseemu nga tewali kuvuganya ne bannabyamizannyo abalala abasiimiddwa. Abalala kuliko Ronald Mugula eyawangula empaka z’ebikonde omwezi oguwedde
Empaka z’amasomero
Empaka zomupiira ogwebigere azamasomero ga siniya eza copa cocacola zgyidwaako akawuuwo olwaaleero wali e kabala. Amasomero 57 gaamaze dda okutuuka ku somero lya kigezi high school nga omukolo omutongole oguzigulawo gwasaawa munaana ezemisana. Okusinziira ku mukwanaganya wempaka zino Kennedy Mutenyo ,amasomero gano bwegaatuukiriza ebisaanyizo . Empaka […]
Nakivubo agguddwa
Oluvanyuma lwa sabiiti ttaano ng’ekisaawe kye Nakivubo kigaddwa, kyaddaki kiguddwaawo Ab’ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue authority bategeraganye n’abaddukanya ekisaawe kino era nga kigguddwaaow Abe Nakivubo bawaddeyo obukadde 50 awamu n’okusasula ba wanyondo aba Ismba speed auctioneers Manager w’ekiwsaawe kino, Ivan Lubega agamba […]
Diifiiiri akiguddeko
Bwoba omanyi nti oli diifiri wa mupiira nga omupiira ogufuuwa matankane, weegendereze. Mu Indonesia omuzanyi womupiira akubye diifiri namujjamu erinyo lwakugaba penati mungeri yamncoolo. Pieter Rumaropen, yaakubye diifiri Wasit Muhaimin enguumi olwobusungu lwakugaba penati era tiimu ye newangulwa. Wabula ref naye tanywa guteeka, asoose […]
Empaka z’ebikonde
Abesimbyewo kubukulembeze bwomuzanyo gwebikonde,bamaze okukola ebigezo byolulimi nga okulonda tekunabaawo. Mubesimbyewo kubwa sentebe kwekuli Godfrey Nyakana ne Sam Lukanga era nga okulonda kuno kwalamukaaga lwa week eno nga 27th e Lugogo. Ye Gulu Wassajja owa Kololo boxing club nga ono yemutabani womugenzi Ben Ggulu, teyafunye […]