Skip to content Skip to footer

FUFA big league ezzeemu

football

Empaka za FUFA big league zizzeemu leero okwetoolola eggwanga lyonna

Wemipiira esatu gyegizanyiddwa mu kibinja kya Elgon ate 4 mu kibinja kya Rwenzori.

Abakulembedde mu kibinja kya Elgon aba Kireka United bakwataganye ne kirinnya sss e Jjinja ate Artland K ezannya Maroon mu kisaawe e Luzira

Empaka ziddamu lwamukaaga ng’abali mu kibinja kya Rwenzori bakwatagana

Abakulembedde aba Water FC bakukwatagana ne Mengo ss

Leave a comment

0.0/5