Skip to content Skip to footer

Baweereddwa ebikozesebwa

File Photo:Abatuuze be Lira
File Photo:Abatuuze be Lira

Abatuuze mu disitulikiti ye Lira bakubiddwa enkata y’ebikozesebwa mu malwaliro ebibalirwamu obukadde 20 okuva eri ekibiina kya Planned Parenthood Federation.

Bino kuliko ebitanda by’abalwadde,gilavu, empisao n’ebirala.

Ebintu bino byayisiddwa mu kibiina kya  Reproductive Health Uganda nga kino kigendereddwamu okwongera okutumbula empereza y’emirimu.

Akulira ekibina kino e Lira Geoffrey Lapat agamba bino byakuyamba okutumbula ebyobulamu mu disitulikiti.

Leave a comment

0.0/5