Skip to content Skip to footer

Amasundiro g’amafuta galabuddwa

Bya Ndaye Moses

District ye Wakiso, Mukono ne Kayunga zinokodwayo nti zezikulembedde, mu kubeera namasundiro agatundaamafuta agatatukanye na mutindo.

Akulira ebyemirmu mu kitongole ekivunayizbwa ku mutindo mu gwanga ekya, Uganda National Bureau of standards Peter Kitimbo, agambye nti amasundiro manage byegakola byawukana kubye byebabalambikira.

Agamba nti abasinga batunda amafuta agebisejja, nga balina kukola ebyabalambikirwa.

Leave a comment

0.0/5