Skip to content Skip to footer

Ekizimbe kikyaali bubi

Ekizimbe

Emirimu olwaleero gizzeemu okusanyalala ku kizimbe kya  Superior Complex kumpi ne Arua  Arua Park wano mu kampala, nga kino kidiride ekizimbe kino okuddamu okugwaamu.

Ekizimbe kino okukolera abantu abanjawulo,kyagaddwa olunaku lw’egulo oluvanyuma lwekimu ku kitundu kyakyo okugwamu abasubuzi nebasasana.

Agavaayo gooleka nti police ekyeblungulude ekifo kyona okutangira abantu okuda mu kitundu kino

Leave a comment

0.0/5