Omuntu omu y’akubiddwa eggulu elimuttiddewo
Thomas Mukasa yoomu bantu omusanvu abakubiddwa eggulu ku kyaalo Bwema okumpi n’ekizinga kye Kibibi mu district ye Buvuma
Bano babadde beggamye enkuba wansi w’omuti olw’eggulo lwaleero
Omulambo gw’omuntu afudde guyidde kyenkana kuggwaawo ate ng’abalala abasatu baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka