Skip to content Skip to footer

Amandaazi gamuzirisizza

File Photo:Empaaka zokuulya
File Photo:Empaaka zokuulya

Omusajja eyetabye mu mpaka z’okudduka ng’alya akutuse omutima n’afiirawo

Jeff Woods ow’emyaka 58 yeetabye mu mpaka ezategekeddwa abatunda eby’okulya ng’omuntu adduka bw’alya donat 12 okumalako mailo bbiri n’ekitundu.

Omusajja ono atuuse wakati n’afuna obulumi mu kifuba era ekiddiridde kuzirika n’afa nga bino bibadde mu North Carolina.

Leave a comment

0.0/5