Skip to content Skip to footer

Okutuula ku ttooyi kibi

Man Reading Book on Toilet

Abantu bangi ennaku zino bettanira kabuyonjo enzungu ezitulwaako naye obadde okimanyi nti kibi okutikkula ng’otudde

Ekitabo ekijja ekifulumiziddwa kigamba nti buli lw’otuula ng’ofuluma etuulira emisuwa era nga kisobola okuvaako obulumbi ng’omuntu afuluma

Awandiise ekitabo kino amanyiddwa nga Enders agamba nti omuntu asaanye okusitama okwewala ebizibu bino byonna

Leave a comment

0.0/5