File Photo:Abasomesa nga bekalakasa
Abasomesa e Mukono bakaawu oluvanyuma lwempeera yaabwe kati emyezi essatu zebatanafuna.
Abasomesa ababadde bakulembeddwamu ssentebbe wa UNATU Nabungu Josephin abatagadde kwatukiriza mannya gaabwe bavuddemu mu masomero ga gavumenti agenjawulo. Waliwo abategezezza nti bbo babanja emyeze gisoba mu essatu kati 5 nga tebafuna ku ddente.
Abasomesa basinzidde ku mikolo gyabwe mu Kisister e Nagalama okuwogera…
