
Nga abesimbyewo ku bukiise bwa palamenti wano mu Kampala n’ewalala batandika kampeyini zaabwe olunaku olwaleero, abatawaddeyo pulogulamu za kampeyini zaabwe basabiddwa obutageza kutandika kukuba kampeyini.
Akulira ebyokulonda wano mu Kampala Charles Ntege, ategezezza nga abesimbyewo bangi mu kampala bwebatasisinkanamu kakiiko kabyakulonda okuwaayo enteekateeka zaabwe kale nga kimenya mateeka singa batandika okukuba kampeyini.
Ntege agamba abantu nga bano akakiiko k’ebyokulonda